Amaka G'enfuuzi 'House of Mercy'

Author(s):
Emmanuel Kariuki
Published:
2011
Availability :
In Stock
Amaka G'enfuuzi oba 'House of Mercy' abavubuka b'ekibiina ki Vibandani Youth Club bavaayo okunoonya omulimu gwonna ogw'okuyamba abantu mu kitundu kyabwe. Mu butanwa, bagwa ku maka g'abaana enfuuzi,...
UGX 8,000

Amaka G'enfuuzi oba 'House of Mercy' abavubuka b'ekibiina ki Vibandani Youth Club
bavaayo okunoonya omulimu gwonna ogw'okuyamba abantu mu kitundu kyabwe. Mu
butanwa, bagwa ku maka g'abaana enfuuzi, ekiyitibwa 'House of Mercy'. Mu kugezaako
okulaba engeri gye bayinza okuyambamu, babagobera bweru mu bukambwe obususse!
Lwaki abantu abayinza okuyamba bagobebwa mu ngeri eno?

Okufulumya Amaka G'enfuuzi kuvudde mu mulimu ogumalidde ddala omwaka mulamba
nga guwagirwa UNESCO era nga kampuni ezifulumya ebitabo ttaano zezaakolera awamu
okukifulumya. Okuva mu Uganda (Fountain Publishers), Kenya (Focus Publishers), Tanzania
(Mkuki Na Nyota), Zimbabwe (Weaver Books), Namibia (Zebra Publishers) ne Zambia
(maiden Publishers).

A photo-novel stands in between a novel and a movie, the basic difference being that the
pictures in a photo-novel are still, not moving, and the dialogue is read, not listened to.
In House of Mercy, the youth of Vibandani Youth Club are out looking for any project in
their community to give a hand. By some blind chance, they find a secluded orphanage,
called House of Mercy. In an attempt to inquire about how they can help, they are ruthlessly
thrown out! Why would potential helpers be thrown out like that?

House of Mercy is a product of a year's project that was sponsored by UNESCO and
was a collaboration of five publishers from Uganda (Fountain Publishers), Kenya (Focus
Publishers), Tanzania (Mkuki Na Nyota), Zimbabwe (Weaver Books), Namibia (Zebra
Publishers) and Zambia (Maiden Publishers).

ISBN 978-9970-25-103-2

-->